Teeka mu kikapu Laga ekikapu  Okulaba byona olina okwewandiisa. Olina akawunta? Gulawo.
Help
Change language Ganda (Luganda)

Amawulire

24.03.
Updated section Seeds from Import - Africa

New: Corylus jacquemontii Shop (Buyindi), Egikulira mu myaka ebiri n’okusingawo, Ebitungulu

Become a KPR member, and enjoy cheaper prices immediately. Register here.

KPR kyatandikibwawo mu butongole mu mwaka gwa 2000 mu Slovakia ekiri mu Bulaaya. Tubunyisa ensigo n’ebibala okuva mu nsi ez’enjawulo okuva mu mwaka gwa 1998.

Ekigendererwa kyafe ekikulu kya kwegata ku balimi eb’enjawulo okuva mu nsi yona tukole ekkungaaniro ly’e nsigo n’ebibala erisinga obunene.

Akaserea kano tulina amatabi 6 (Buslovakia, Bucheki, Ostuleriya, Buyindi, Tayilandi, Sawusi Afilika wamu ne Tanzaniya). Tuyambibwako abantu abassuka mu 200 wamu n’abakunganya b’ensigo okuva mu nsi yona.

Akasera kino tusobola okukunganya era n’okubunyisa ebika by’ebibala ebisoba mu 10,000 okuva mu nsi yona.

Bwona olina ky’ononya, kati oli mu kifo kituufu! Newankubande nga akasera kano tetulina buli kika kya kibala, naye tukula buli lunaku, kigere ku kigere, nsigo ku nsigo, kimera ku kimera mangu dala tujja kuba tusobola okubunyisa kumpi buli kimu!

Tulina ebika by’ebibala wamu n’ensigo ebisoba mu 10 000 okuva mu sbi yonna – ebinazi, emiddo emizungu wamu n’egyo egigumira omuzira, egikulira mu mwaka gumu, egikulira mu banga erisuuka omwaka, emiddo egy’okinyiriza ebifo, enva endiirwa, ne’birala bingi.

Kino okitade mu Kikapu.