Become a KPR member, and enjoy cheaper prices immediately. Register here.
Engeri esinga ey'okusaamu okusaba ye y'okukozesa e-shop.
Bw'oba osasulira mu caasi sente zirina okuwerezebwa ku ndagiriro y'ettabi lyaffe mu Bucheki. Sente ezisasulibwa mu banka zirina kuwerebwa ku akawunta yaffe mu Slovakia, Bulgaria, Croatia, Czechia, Hungary, Montenegro, Bupoolo, Romania, Serbia
Zi banka nyingi mu mawanga ga Bulaaya zikiriza okuwanyisiganya sente okuva ku akawunta ya banka okuda ku ndala okuda mu mawanga agegatira awamu mu Bulaaya. (Slovakiya memba w'amawanga gano aga EU) nga tezikugyako bisale bwekiba nga swift codi ne IBAN codi zikozesedwa. Banka yaffe nayo tekusasuza kukozesa nkola eno.
Okutunda mu mawanga ag'ebweru kukolebwa kuva mu Bucheki. Emiwendo gya posta egiragidwa wansi gukuyamba mu kumanya. Tujja kukumanyisa ku miwendo emituufu egy'okusabaza mu nsi yo nga tumaze okufuna okusaba kwo.
Gyebiraga | Okusabaza mu euro (€) mu bitereke | ||||
Okutuuka ku kg g 250 | Okutuuka ku kg g 500 | Okutuuka ku kg 1 | Okutuuka ku kg 2 | ebisingawo | |
Bulaaya - Olukalala lw’amawanga | 4 € | 6 € | 8 € | 12 € | Tujja kukutegeza |
Okusabaliza ku lukalu | 4 € | 6 € | 11 € | 14 € | Tujja kukutegeza |
Okusabaliza mu bbanga | 5 € | 6 € | 12 € | 16 € | Tujja kukutegeza |
Gyebiraga | Okusabaza mu euro (€) mu bitereke | ||||
Okutuuka ku kg g 250 | Okutuuka ku kg g 500 | Okutuuka ku kg 1 | Okutuuka ku kg 2 | ebisingawo | |
Bulaaya - Olukalala lw’amawanga | 5 € | 6 € | 10 € | 14 € | Tujja kukutegeza |
Okusabaliza ku lukalu | 5 € | 8 € | 12 € | 15 € | Tujja kukutegeza |
Okusabaliza mu bbanga | 7 € | 9 € | 14 € | 20 € | Tujja kukutegeza |
For some countries you can order Express Delivery service. Guaranteed delivery within 4 days after sending the order, online Track&Trace of the shipment, insurance included.
However, as for our experience with such services, this shiping method if often several times slower, that our standard shipping method (air mail letter or parcel). For example for Asian countries it sometimes took even 30 days to receive your order (although guaranted delivery is 4 days only!), while delivery time of the standard air mail letter / parcel to the same destination takes only 7 days. Therefore we do not recommend to use EMS services as it is much more expansive and unfortunately much more slower.
Obungi bw'ebika by'ebibala bye twatunda okuva 1998 okutuusa 2008
Bwetwogera ku kigambo nsigo, ebintu, n'ebibala, tetuttegeza nsigo kyoka wabula tutegeza n'ebirime, ebitundu by'ebirime, oba ekitundu kyona eky'ekirime (ensigo, ebirime, emirandira, enduli, enkwaso, n'ebirala).
Abbeyi zonna ziri mu euro. Wabula tukiriza ne Kc (Ensimbi za Bucheki) ne dolla y'Amerika. Okuvungisa okuda mu nsimbi endala ezikirizibwa kirina kukolebwa okusinzira ku bbeyi y'ensimbi. Ensimbi ez'okusabaza tezibalidwa ku beeyi eno. Ebeeyi yaffe eyinza okukyuka okusinzira ku sizoni, ekika ky'ensigo, obuzibu obuli mu kukungula, okulongoosa wamu n'okutereka. N'olwekyo ebeeyi eyinza okukyuka obudde bwona awatali kulabula. Ebeeyi eno (etekedwa ku www.kpr.au) emenyawo zonna ebeeyi enkadde zonna. Tukunganya nga tetunatunda. Wekenenye oba by'oyagala webiri nga tonasasula.
Olina okusasula nga tetunasindika by'amaguzi byo. Ensimbi zo zirina okutuka ku KPR mu naku 15 oluvanyuma lwa KPR okukakasa okusaba kwo.
Ebiseera ebisinga eby'amaguzi bisindikibwa mangu dala nga twakafuna ensimbi zo. Tetuvunanyizibwa ku bintu bibulide mu kusabazibwa okujako nga wabadewo entegekeka ey'okubiteka mu yinsuwa nga tebinasabalizibwa. (Kino kitegeza emiwendo gy'okubisabaza zirina okulinya.)
Singa okusaba kunabanga kumaze okusasulibwa olwo kijja kwetagisa olukusa lwa KPR okusobola okusazibwamu.
KPR egaba omusingo gwa myaka 2 ku bukakafu buno wamanga:
- Ensigo mpya, ntuffu era zisobola okumera.
- Ensigo n'ebibala byebyo byenyini nga bwebinyonyolwa era tebirina biwuka byona.
Emyaka gyaffe 2 gyetukuwa ng'omusingo gitandika ku lunaku kwetuwerereza ebintu byaffe.
Okusaba kwona kujja kwekenenyezebwa bunambiro era okwemulugunya kwona kulina kukolebwa mu buwandike eri KPR mu naku 15 ez'okukola nga wakafuna ebintu byo.
KPR teja kukuliyirira singa ensigo zinaba ziyononedwa, zisimbidwa, zitambuzidwa bubi ziterekedwa bubi oba nga zitekedwamu eddagala. Tokirizibwa kuzza nsigo nga tomaze kufuna lukusa kuva gyetuli.
Okusaba kwo mungeri yonna kutegeza nti okiriza okugoberera amateeka n'ebiragiro ebyo wagulu.
ATTENTION! Before placing an order find out about the plant import and phytosanitary regulations for your country. Do not import species forbidden by laws to your area. Many plants have become invasive weeds in far flung areas of the world, and while we cannot necessarily predict which plants will become invasive in which regions, most countries have lists of declared invasive weeds which people are requested not to grow, or can be prosecuted if they do grow them. Please consult your conservation authority, find out which plants you should not import and grow and take care that you do not unwittingly import any known or potential invasive aliens into your area.
When you place an order, you automatically herewith agree with the terms and conditions of the transportation company. Customers outside of the European Union: Please note that we cannot take any responsibility if your shipment is confiscated by you country due to your country's import laws, import permits or custom rules.